Angella – Sizzaman Dictionary

Intro

Sizza wid a new style again yey… really really burn dem

Washington in a new style again yey… really really burn dem

Sizza wid de new style again…

Chorus

Ring ring, ani ono? Angella.

Angella owewa? Nansana.

Angella oyagala ki? Wankuba.

Nakukuba okakasa ? I swear !

X2

Verse 1

Bansala ku border e ye Busia, nafuna message ng’eva wa Angella

Ayagala twesange wali Nansana, nange bwentyo nenkyusa Harrier

Ntuk’e Nansana ndabe Angella, afande yagyayo high calibre

Hot plate kwob’ob’okalira ob’obuuke mu karina e ye nkaaga…

(Chorus)

Verse 2

Omukwano gwantama nga Matovu Samalie, nensenguka ne Bakuli

Ediini nadda mu bukatuliki, kyenasimatuka bullet

Nali nfudde olwa Angella, ndayila ! Nasirik’olwa Angella, ndayila!

Nemenyek’olwa Angella ey ! Kati nyabo takyanefasa ey!

Banzirusako ne ku Kadic, hot plate yantekako ne ka damage

Kilabika nafunamu short circuit, kwekunzirusak’e Tanzania

(Chorus)

Verse 3

Baby girl, todissinga rasta, nyambal’obupati nkuba ndi bad man

Nsimbul’automatic wakiri roger! Twasoma SST mega muossa…

That’s not nice, waliwo ba civilian, bagya mu magye ate nebalekulira

Sizza nyig’awo, nz’ataseela… tubabulir’obusimu nga bwebabukuba…

Buuza Franka, yenze energizer… stopper ku jean ogw’omulembe gwaaga

Okwambal’olupya ssebo olinda Pasca, netugolol’obukindo bwa spaila ey!

Dry wash ffe nga twooza, detergent ne stain zibula

Wagadan wa ragga nsiiga Saddam, nebwaba swine fever enyindo siziffeza…

(Chorus)

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on June 5, 2012, in Ragga/Dancehall and tagged , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: