Namalayo (Tonkuba Naku Yo) – Mun*G

Intro

Tonkuba naku yo… X3 Mun*G!

Chorus

Nebitiisa tebintiisa, nze namalayo!

Nze nga sagala manya, nze namalayo!

Araali nz’abasiinga, nze namalayo!

Nakola kyi? Namalayo! X2

Nebitiisa tebintiisa, nze namalayo!

Mbeela sagala manya, nze namalayo!

Araali nz’abasiinga, nze namalayo!

Nakola kyi? Namalayo!X2

Verse 1

Twaze mu club kunyumirwa, at’otandise agaboozi aganyiiza

Mbu ha! Kati etoonya obulili bwange butobye, please!

Tonkuba naku yo, nze ndi happy!

Girlfriend akusazeeyo mpulil’oyagala kwetuga, hmmm… lenger’embaata

Owange yansalayo nga sinaba namukwana, so please!

Tonkuba naku yo, nze ndi happy!

Papa, ffen’ebizibu tulina, difference is bwenfuluma ebyange mbileka waka

Ela bwonsanga ku street nga nviimba nebakugamba nti oyo mutabani w’Obama,

Toyiinza wakana… kuba swag eba mu kyenda, gilengere yili mu bbanga!

Face wagulu ku billboard, nafuuka melle ng’amaaso nga president wa FDC

(Chorus)

Verse 2

Twaze ku beach kuswimminga, ate mpulil’obugulu bwang’obugyelega

Eh?! Oyagala nyambale overall mwemba mpugira, please!

Tonkuba naku yo, nze ndi happy!

Landlord abaanja mukaaga? Eh eh? Kati olowoza gw’asiinga?

Owaang’abaanja myaaka n’ebintu yabiwamba so please!

Tonkuba naku yo, nze ndi happy!

Buli omu akaaba, naye nze nagaana (yeah!)

Gyokom’okukaaba gyebikoma nokwesomba (yeah!)

Everything is possible, mummy bweyangamba

That’s why Mun*G okulemelerwa, wakyili nyonoona

Ate silina kyentya! (eh!) Okugyak’ensiri ze Bwaise mpozi n’obuugyi obwookya

Face wagulu ku billboard, nafuuka melle ng’amaaso nga president wa FDC

(Chorus)

Verse 3

Omulenzi yamalayo, bisatu nkaaga, make way for the bad guy, Tony Montana

Omulenzi yakyuuka, kansome ne ku mpa, nakoow’embeer’empya

Abagileeta n’abagifanana, n’abagileeta mu buveera, n’abagiteeka ku street n’abagitumansiza

GNL yamalayo, Big Tril yamalayo, abateesi nga sikyabawulila? (Baliwa?)

Mbu Mun*G akayiimba tagya kusobola kukazaako, akasooka gw’ayakampandiikila?

Tonkuba naku yo, ki olingiliz’e corner nga si yegwe driver?

(Chorus) X2

Yeah! Oyo Hannz Tactiq teyebazabaza ye yamalilayo ddala! Ddala! Ddala! Ddala!

Mun*G! Yeah, nze namalayo! Uh-oh! BFE! Naye yamalayo!

Kyo ky’ekyo! Real life huh… yeah preach it…

Tonkuba naku yo! X4

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on June 5, 2012, in Hip Hop and tagged , , , , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: