Welaba – Unique ft Mun*G

Verse 1

Mukwano bingi byankolede, nzenentuyana nzembisana,

Nganaye tosima mukwano (oh Baby!)

Bulikimu nze nesikukisa nguminkiriza

Gwoyitiriza, ndabika nkoye mukwano…eeehh…

Bridge

Bulikimu nze nesikukisa, Ebizibubyo nempuliriza

Bwokaba nenkusirisa, nze nempuliriza, nze nesikukisa.

Bulikimu nze nesikukisa, Ebizibubyo nempuliriza

Naye tobilaba lwaki? Dala lwaki? Mukwano…

Chorus

Mukwano welaba, kwagala naye welaga (ngenze) X4

Verse 2

Sagala mukwano gumbonyabonya

Naye omukwanogwo gulabika gumbonyabonya

Sagala mukwano gwakubisana

Naye omukwanogwo baby gufuse gwakubisana.

Sagala mukwano gwakunayiza

Nze nga ate nsibide kugwe, nga ate sinayiza. eehhhh… nnnoo…..

Bridge

(Chorus)

Oooh Oooh Oooh Oooh Oooh Oooh Oooh Oooh x3

Nooo…

Baby mbikoye nze X2

(Chorus) X2

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on June 18, 2012, in RnB and tagged , , , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: