Binsobedde – Batabazi ft Chagga

Intro(PG)

Yo it’s the Batabazi Squad, ya boy Chagga Chagga yho

Coming to you with some real talk

OK! Lets go! Lets go! Ye… And this is how it goes

Hook (Chagga)

Eno gyenva nze binsobedde, ne gyengenda nze bintabudde

Eno gyenva nze binsobedde, ne gyengenda nze bintabudde

Simanyi oba nze abiteega, simanyi oba nz’bilumba!

Simanyi oba nze abiteega, simanyi oba yenz’abilumba!

Verse 1 (Jerome Black)

Obulamu, busibye enkoligo

Doesn’t matter where you go

Doesn’t matter what you know.

How do I know?

I done seen it all!

Mbadde mu ghetto n’emba ne mu nsiko!

In every city yo, its getting so critical!

Obwavu bwo bukula nga butiko,

Endwadde nazo nezitulya buli kiro

Emundu zo nga zivuga nga disco uh!

Hook (Chagga)

Eno gyenva nze binsobedde, ne gyengenda nze bintabudde

Eno gyenva nze binsobedde, ne gyengenda nze bintabudde

Simanyi oba nze abiteega, simanyi oba nz’bilumba!

Simanyi oba nze abiteega, simanyi oba yenz’abilumba!

Verse 2 (Jerome Black)

N’abafuzzi-ensi, bajifudde ntaana

Nze nengera geyeena, tolaba gyetugenda?

Bayiiya byakulwanisa, eno sirimu baatwala

Tobala n’enjala ayi Mukama!

Kati bulwadde bwaddala , tebulina ddagala

Ekyokulya kitono, kumanyi g’ofulumya

Mugaga y’afuna mu, omwavu affa mulamu

Enakku y’abamu lye’sanyu lyabamu

Naye nga lwaki; tetukwatira wamu?

Netulwanira wamu, netukabira wamu

Netukusaba lumu kubanga gwe oly’omu

Mungu, Mukama, Katonda, God!

Hook (Chagga)

Eno gyenva nze binsobedde, ne gyengenda nze bintabudde

Eno gyenva nze binsobedde, ne gyengenda nze bintabudde

Simanyi oba nze abiteega, simanyi oba nz’bilumba!

Simanyi oba nze abiteega, simanyi oba yenz’abilumba!

Verse 3 (PG)

Too much drama on the streets, too much drama on the streets

Nze Binsobedde, Bintabudde!

Too much sorrow pon da streets gone are the good days

Where I’m going where I’m from

No spring, I’m never sprung

I’m just trynna beat a drum, make some money for my mom!

I’m just trynna see the sun, im just trynna feed my son!

Officers arrest me but I aint carrying a gun

I’m running from the law with my back against the wall

White cops getting off, black cops getting knocked

Stop the violence, moment of silence

For HT3 may he Rest In Peace!

Black people let us be, the peace we wanna see

If we wanna let it grow lets provide for that seed!

Hook (Chagga)

Eno gyenva nze binsobedde, ne gyengenda nze bintabudde

Eno gyenva nze binsobedde, ne gyengenda nze bintabudde

Simanyi oba nze abiteega, simanyi oba nz’bilumba!

Simanyi oba nze abiteega, simanyi oba yenz’abilumba!

X2

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on June 20, 2012, in Hip Hop and tagged , , , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: