Anfukuula – Grace Nakimera

Intro

Mama Anfukuula X2

Verse 1

Mumpe ku fan, kuba ebugumu linzita nziyira

Nga njagala mazzi ncoolinge kubanga nfa

On’omwana banange afus’ensonga

Buli lwemulabye, nenfukuuka uh!

Kilinga kilwadde, kiva ku mutwe

Nekyikilira, paka ku meeme

Ekiwaato, wulira bamba…

Mbagambye anfukuula!

Chorus

Kyenva muyimbira eh eh, mama anfukuula

Kyenva munsidira eh eh, mama anfukuula

Kyenva mukabira eh eh, mama anfukuula

Buli lwemulabye nzena, nemuyimbira…

Verse 2

Ekintuseeko munyambe nfun’eddagala

Kisuseko njidde yidde

Kilinga kilwadde, kiva ku mutwe
Nekyikilira paka ku meeme

Mba ndi awo, lubutto bamba

Ekiwatto, kyisab’anyigekko

Kati obwongo bwesiba…

Mbagambye anfukuula!

(Chorus)

Bridge 

Oh oh oh oh Yeah hey yeah…

Oh oh oh oh Omwana anfukuula nze…

Oh oh oh oh Grace nfukuuka nze…

Oh oh oh oh Sibalimba anfukuula nze…

Bampalampa Bampalampa…

(Chorus) X2

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on June 25, 2012, in AfroPop and tagged , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: