Nkumila Omukwano – Aziz Azion

Verse 1

Nze nkulinze nobula, mukwano gwange nga sikulaba

Okuva bwewandeka wanno, obulamu bwange tebweyagala

Ago amasimu nenkuba, onzikkakanye nga sikufuna

Mumutima nenyolwa, omwagala wange bamuntunte ko

Kubulungo bwoliko, gyoyita osatizza nkumu

Wobeera tonadda, obulamu bwange tebweyagala

Nkumil’omukwano, honey nange nkwekumire

Chorus

Nkumil’omukwano mama, mpulira  mbule okwejussa

Wadde abalabe eyo bangyi, abakulimbalimba bo sibesigwa

Nitutiye mapenzi baby, sigya kujuzza

Katiwamuna nuyo mapenzi wotesiyowakweli

Verse 2

Tolowoza nti bulimba, mwana wattu nga wa sesera

Wandag’omukwano, ogwekimemete nenzigwamu

Omukwano bwegutyo, okwagal’omuntu guba mutima

Abamu betulab’eyo, bwayagal’omuntu aba tamwagala

Afakimu kukumanya, nga bwewatondwa nga gwe tomulaba

Nze nzijja mwabo, love yange yo yalubelera…

(Chorus)

Verse 3

Wobula wendi ntabuka ntawa, nendowoza ku gayaye agakutwala

Nsubiza bambi toliba mubanda, nobuuka wo nago negakutwala

Wampagula mukwano labayo, lwesiri nawe siberamu ndasi

Oli mulungi osanide, empisa zo zisaana nze, katino tambula obasalize

Abateesi kibanugune, abasubira okutwawula baabi…

Bridge

Songea mpenzi, yeah… yeah…

Yegwe wange, yeah… yeah…

X2

(Chorus) X2

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on June 25, 2012, in RnB and tagged , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: