Kasenyanku – Ray Bigtym

Intro

Oye yeah yeah yeah (ayi)

Oye yeah yeah yeah (ayi)

Oye yeah yeah yeah,  ayi, ayi…

Listen…

Verse 1

Wandeka mu maziga ma baby

Mbu toli ku banaku ba kyeyo

Ng’ensi ensuna nolowoza  silina future

Wuyo ogenze wapaala bupaazi

Tewangamba na gyolaze

Kati nkikutte oja wegonza nti ode ewange

No am sorry baby, beela gyoli mb’ewange

Ayeh ayeh ayeh…

Chorus

Kasenyanku ndeka ndeka genda naabo,

Oli mulungi bambi naye ebibi kugwe bye bingi,

Kasenyanku ndeka ndeka nafuna ambiita

Beel’eyo kasita gwo yagala ali eyo

Nange kambe eno ono gwenjagala ali eno

Verse 2

Hmm,  tolina na nsonyi  mu bwenyi

Gyewaleka ekiwagu kati nkota

Laba ebintu byo ebyobutatuula munange

Wandaga amalala wanangila

Mbu toli ku fala poor man

Nsonyiwa baby nafuna anjagala ebili tight

Ayeh ayeh ayeh… no nedda

(Chorus)

Verse 3

Tebikyaliwo ebyaaliwo manya byagwawo bambi

Si kuba nti gwenina yasinga naye amaziga yagasangude

Kyelondela bweyanonda nanelabiza enaku yona

Gwe beel’eyo kasita gwo yagala ali eyo

Bambi beel’eyo nze nange gwenjagala ali eno.

Ayeh ayeh beel’eyo, bambi beel’eyo

I say ebibyo nabyelabila…

Outro

Kasenyanku ndeka ndeka genda naabo (beela naabo)

Oli mulungi bambi naye ebibi kugwe bye bingi (I say ebibyo nabyelabila)

Kasenyanku ndeka ndeka nafuna ambiita

Beel’eyo kasita gwo yagala ali eyo

Nange kambe eno, ono gwenjagala ali eno (I say ebibyo nabyelabila)

Kasenyanku ndeka ndeka genda naabo (ebibyo nabyelabila)

Oli mulungi bambi naye ebibi kugwe bye bingi

(Take it from me girl, take it from me, take it from me girl)

Kasenyanku ndeka ndeka nafuna ambiita

Beel’eyo kasita gwoyagala ali eyo (bambi beel’eyo)

Nange kambe eno ono gwenjagala ali eno

Owayi owayi… owayi owayi…

Take it from me girl, take it from me…

Take it from me girl, hmm ayi, ayi…

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on October 19, 2012, in AfroPop, RnB and tagged , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: