Moto Moto – Dr. Chameleone

Intro

Moto moto moto this one again…

Paddy man, only one, Micheal holy come in!

Chorus

Moto moto leero, tokiriza mbeera kukuzimba ko kayumba (moto moto kale)

Moto moto leero, tukole n’amaanyi twekole mu ebizzimba (moto moto kale)

Embeera ng’etabuse ekuzimba ko akayumba munange (moto moto kale)

Kati  nno kazana pakasa yiiya ovunuke munange (moto moto kale)

Verse 1

Ab’oluganda nfunye mu okutya

Kuba embozzi gyenjolekedde ku luno mpaanvu nyo y’amazima,

Endeese okunyolwa nensalawo nji sengeke muluno oluyimba

Ssi lugero, embeera etabuka misana na kirro

Nasi naki olumu nno bulwa otulo

Nga plan ozikuba atte nezikulemelawo

Munwanyi laba…

Bridge

Amazima sukali wa buseere sikyanywa, mafuta gabuseere emotoka naparking

Emiwendo gyebintu gyilinya, emisaala tegyeyongela (ooh)

(Chorus)

Verse 2

Tukila ko abasabala mu lyato lya Noah, atalina kabuti empewo gwenafuuwa

Awatali lupiiya omwana anatuula, ng’ate asaanide asome (example 2)

Jukila America lweyalumba Saddam, ng’atalina defensi akyasi gwekinakwata

Embeera efanana nno bwetyo, mwana wa taata mu Uganda leero

Bridge

(Chorus)

Verse 3:

Kati topowa just, nyikira byokola, engalo tolela boss, osobola, osobola

Katonda first yongela biddi gwe kazzana, ojja kuba first tokirizza kusemba

Abaaye sukali wa buseere sikyanywa, mafuta gabuseere emotoka naparkinga

Emiwendo gyebintu gilinya, emisaala tegyeyongela (ooh)

Outro

Taata we, nkusaba kyusa mu mbeera (Katonda Almighty Father)

Eno mu duniya gyetuli kika, gwe baaba we

Nkusaba kyusa mu mbeera (tusiinza, tusiinza, amasiinzizo gajjula)

Wansi eno gyetuli kika, nkusaba kyusa mu mbeera (baaba we)

Mu duniya kika, bewajuna bebaza (bebaza, bebaza)

Nkusaba kyusa mu mbeera, mu nsi eno gyetuli kika

Oooh tulungamye nga Uganda ewez’attano

Katonda tulungamye nga Uganda ewez’attano

Kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika…

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on October 19, 2012, in AfroPop and tagged , , , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: