Nteredde – Naava Grey

Intro

Nze kyemanyi ndi wamu nawe

Guno omwoyo  gwenina aah…

Tegukyanonya yo mulala

Gwe nange mba nteredde

Verse 1

Wade nkuli wala nyo, tokitya nja kubewal’abo

Ababade bafubirira okukunemesa

Mbu nkwelabile, bakwedize, ab’ebigambo tobawulila

Tebamanyi  gyetulaga ne gyetuva

Tusaanye tugume, obutego mu mukwano bungyi nyo

Gum’omwoyo nesiga nga bwenkwesiga

Bino byenkugamba mazima

Nkulayilila nkomawo ku lulwo

Kuba gw’atambuza obulamu bwange

Chorus

Nze kyemanyi ndi wamu naawe

Guno omwoyo gwe ninna (aah)

Tegukyanonya yo mulala

Gum’omwoyo, ebikemo ebyo bizze bingyi

Nti naye kyendabye aah…

Sikyanonya yo mulala

Gwe nange mba nteredde

Oh, oh, oh, oh, oh, oh…

Gwe nange mba nteredde

Ah, ah, ah, ah, ah, ah…

Verse 2

Eno gyendi nange byakusika miguwa

Kuwatanya emirimu gitambule

Nga naye nemesebwa oluusi

Olw’omukwano ogutandi kumpi

Mba nebuuza ali n’ani amukuuma

Kati ali w’ani amubuulila, ne newaayo

Okuguma olw’obwesigwa bwenkusaamu

Gum’omwoyo nesiga nga bwenkwesiga

Bino bye nkugamba mazima

Nkulayilila nkomawo ku lulwo

Kuba gw’atambuza obulamu bwange

(Chorus)

Verse 3

Nze wesibeere nawe naaba n’ani

Silina mubeenzi ananjoyota ng’omwoyo gwekyanze

Nseka mu bilooto,  mu matumbi budde mu kiro (ooh…)

Kati omukwano vuma muvume,

Ondi wala nyo nyo nyo

(Chorus)

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on October 19, 2012, in RnB and tagged , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: