Ngenda Maaso – Radio & Weasel

Intro

Amawulire gaagano, nga gakutuusibwako Yusuf Ssali

Abayimbi ba Goodlyfe, Radio ne Weasel

wetwoogerera baliira ku nsiko

Omusaasi waffe kaagatuwe mu bujjuvu…

Verse 1 (Radio)

Elinya lyange olisiize enfuufu

Ogambye abantu ebyenyanja byange byentunda bivundu

Amagoba gange gakukwasa ensaalwa

So nga maanyi gange, lwaki oyagala okufuna amangu?

Oyagala bineme, ebyange byononeke

Abaguzi badduke, nfiirwe, gw’onyumirwe

Chorus

Ngenda maaso, ooh! (Nana nanana)

Ebirungi biri maaso (Oh yeah yeah,,,)

Ngenda maaso, ooh! (Forward like a soldier, soldier bwoy)

Ebirungi biri maaso (Forward, forward, listen to me…)

Verse 2 (Weasel)

Lemme say,

Abantu bansobedde, okukyuuka tekitwala budde (woyi!)

Amaaso bakanudde mbalaba babala kuzenkoledde (woyi!)

Omutonzi yanjuna nze kuba obuyinza buli gyali (woyi!)

Oyagala binneme, nze nfiirwe gw’ojaguze

Oyagala nkaabe, nze nkogge gw’ogejje

Oh naye abantu, bafuuse abantu kale

Oh naye ebigambo, bifuuse ebigambo kale

Chorus

Ngenda maaso, ooh!

Ebirungi biri maaso

X2

Verse 3

(Radio)

Olutambi lujjudde nzingulula, nange binsobera

Ab’oluganda baawukana, beesanga beetomera

Natandika okwekozesa, banoonya ng’ensowera

Naye abantu, bafuuse abantu

Naye ebigambo, bifuuse ebigambo

(Weasel)

Listen to me,

Chatty chatty mouth,

Me want to know your culture, chatty chatty chatty

Chatty chatty mouth,

Me want to see your papa, chatty chatty chatty

Outro

Ngenda maaso, ooh! (Gw’atunda amandaazi, wadde ovuga kagaali )

Ebirungi biri maaso (Beera n’amanyi)

Ngenda maaso, ooh! (Omuwanvu n’omumpi, omuddugavu n’omweeru)

Ebirungi biri maaso (Beera n’amanyi)

Ngenda maaso, ooh! (Oh naye abantu, bafuuse abantu kale)

Ebirungi biri maaso (Oh naye ebigambo, bifuuse ebigambo kale)

Ngenda maaso, ooh! (Oyagala bineme, ebyange byononeke)

Ebirungi biri maaso (Abaguzi badduke, nfiirwe, gw’onyumirwe)

Oh nana nanana…

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on January 3, 2014, in AfroPop and tagged , , , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Leave a Reply

Fill in your details below or click an icon to log in:

WordPress.com Logo

You are commenting using your WordPress.com account. Log Out / Change )

Twitter picture

You are commenting using your Twitter account. Log Out / Change )

Facebook photo

You are commenting using your Facebook account. Log Out / Change )

Google+ photo

You are commenting using your Google+ account. Log Out / Change )

Connecting to %s

%d bloggers like this: