Kyaba Too Much (Gira Tugire) – Mun*G


Intro

Yeah! Mun G, yeah! Ah ah! Kyaba too much

Hannz Production, Baboon Forest

Chorus

Baby naye nawe mwana (gira tugire)

Ebintu tobiwanvuya (gira tugire)

Bigyeemu ebirimi mbu thijja kuthobola mpulira thagala (gira tugire)

Alaali gw’antegeera (gira tugire)

Bano abalala sibasobola (gira tugire)

Kati bigyeemu ebirimi mbu thijja kuthobola mpulira thagala (gira tugire)

Verse 1

Ha! The first one ye yansobera

Bweyagenda ko outside countries ye yagenda Juba

Okuda ng’afunye accent za mungereza, in just two weeks

Ah ah, kyaba too much! Ate ng’afunye akajanja

Takyalinya boda mbu ebi-jacket tebabyooza

Nze silinya taxi zibeera ziwunyawunya

Ko nze you know what? Ah ah, kyaba too much!

Nemuta ako akajanja sikasobola

Nenumba Fort gyenefunira omwana

Mboko fine naye ate alina akataala

Ng’alinga Nakawunde weyaviira e Kiboga

Ng’oyinza okudda ewaka nebikusobera

iPhone mu fridge, laptop yagyoozeza

Y’ono gwenatwaala mu restaurant

Nasaaba chips chicken n’enkoko (maama nyabo!)

(Chorus)

Verse 2

Okay, nafuna rasta omukiga eyansobela

Emyaka esatu agamba nti akyanetegereza, wabula wetegereza

Onamala kundaba mu byenda? Ah ah, kyaba too much!

Nga buli mugagga e Kampala yamulinako oluganda

Black sister wange, oyo Meddie uncle wange,

Sudhir brother wa auntie wa jajja wa uncle wa auntie wa…

Ah ah, kyaba too much!

Ate nga yesiga okulwana, ebibye by’amanyi ever temwaali kuteesa

Oba yali muganda w’ono Arinaitwe Gilbert Bwana, owaye tomanya

Okulimba n’okulwana yagattako okuyomba

Ho! Ng’atte oli ayomba mu patois

I’ll mash up you lazzy ass bwoy bomboclat,

Mi no want no folk inna mi house (maama nyabo)

(Chorus)

Verse 3

Kati gira tugire, baby yanguya ogira

Kuba bwotogire nze naatera ogira

Kub’omutima guluma gwoli mu kuseka

Love life yange nkyankalamu gw’antaasa

Gwe gira tugire, kati baby yanguya ogira

Bwoba nga togire, nze ngenda kujira

Kuba nkubulire? Gw’abasiinga bona bona e Kampala wano

Abasigadde bali kubyaabwe (ye abadde atya?)

(Chorus)

Yeah! M-U-N star G, Mun*G

Waba too much! Seriously, naba too much!

Hannz Production, Hannz Tactic, ah ah, waba too much!

Baboon Forest Entertainment, ah ah, twaba too much!

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on January 11, 2014, in Hip Hop and tagged , , , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: