Coccidiosis – Bebe Cool


Intro

Oh what a Coccidiosis song, a Rinex production

Fire burn Bebe cool, ‘member!

Verse 1

Koni koni koni kasekere ku liiso

Ebikolimo by’enkoko tebitta kamunye ekyo nedda

Enkoko emala ebiseera bingi ng’emaamira,

Kamunye emala akaseera bwekati ng’ekwabula

Obudde bw’omalira obungi ng’ompanvuya

N’akaseera kendinawo kw’ekyo katono ddala

Ogenda n’omala ebiseera ng’ofungana

Omwana namanya story answer ku oza nyuma

Value y’obudde bwembeera ntaddemu

Bwekuba kukola nsimbi nange mba ne kyendaga

Gwewandisuubidde atuukire nga ku nsonga

Akwaata ku ssubi ebiseera n’amala nga yetoloola

Chorus

I got no time to play no games, tomalira budde

In fact I’d rather be alone, njagala osalewo mangu

X2

Verse 2

Omwana w’abandi omuzademu abaana bana,

Okumuwasa omusuubiza embaga mu December

Muba mu November, eby’embaga ng’obyesamba

Her time in life ogyimessinze

Ky’ova olaba owange embaga ye agyesunga,

Nja kugimuwa nsubiza siryekuba

So me deejay, play dis tune again, so we can beat them bad dis year again

My miss I like that attire, and when you put it on I feel like a vampire

Come say lemme take u down fi me empire, oh my miss, you’re me umpire

(Chorus)

Verse 3

Salawo mangu tokebera mipiira, mbuuza kyonywa, tombuuza permit

Ssinazimba otunda k’ozimbye, oh what a pity, katonda abayambe

Ye nze asinga ssente e Uganda (ebyo biyamba gwe tomalira budde)

Bebe Cool talina nyumba (ebyo biyamba gwe tomalira budde)

Bbaawo bamulabye n’omukyala omulala (ebyo biyamba gwe tomalira budde)

That guy is cheating on you (ebyo biyamba gwe tomalira budde)

Nina n’enyumba empya e Muyenga (ebyo biyamba gwe tomalira budde)

Naguze eryaato eryakabenje (ebyo biyamba gwe tomalira budde)

My dad ye Minister wa Energy (ebyo biyamba gwe tomalira budde)

Tulina emotoka kkumi ewaka (ebyo biyamba gwe tomalira budde)

 (Chorus) X2

Outro

Big up Power Records, Yo! Me main man, Perfect Ronnie, Ibzo

Oh what a Gagamel Coccidiosis song dis

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on January 14, 2014, in Ragga/Dancehall and tagged , , , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: