Beera Nange – Aziz Azion

Verse 1

Nsubiza munange tolidira kuva wendi nate

Baby gwe bwova wendi nsigala mu bulumi bwoka

Amaziga nga nkaaba, aye…

Ekyeejo ekyingi nze kyenina nkyikolera kugwe weka

Omukazi omulungi, aye…

Wafuuka muka gwenzisa, wobula ssiba na mirembe

Chorus

Tova nga wendi my baby (ye gwe ansaanira)

Beera nange my lover (ansingira bendaba)

X2

Verse 2

Olib’omu bwoti nze gwenjala ku nsi (ku nsi)

Abalala mbalaba nze sibagala no, yay…

Ye gwe antegeera, gwe ategeera nze byenyumirwa

Gwe anjiyiza, baby, sweety, kyova olaba nkufirako nze

Byokola nkikoona mu eno (baby, yeah…)

(Chorus)

Verse 3

Oli beautiful mu butuufu omala, kyova olaba abasajja bakwagala

Walondayo nze nova ku balala, nosalawo nze omusajja akumala

Girl nkwagala nyo nyo, byokola binsanyusa darlin’

Kambere nawe, beera nange, njakubanga nawe baby

Outro

Tova nga wendi my baby, beera nange my lover

X4

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on February 4, 2014, in RnB and tagged , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: