Onkuba Nyo – Peter Miles

Intro

Nkulabira wala, nkuzigira wala eh eh!

(Gyal you satisfy me! You no seh wah me chat about?)

Nkulabira wala, nkuzigira wala

(Me love how you look, ah me wan be witchu)

Peter Miles… (wulira!)

Verse 1

Nkutandika mpola anti okukwana kwa bika

Nkuletera mpola bwentyo esaati bwendilya

Ku nsimbi n’embagga kyolota nga kyenkuwa

Nkuletera mere nkulaba osetuka mpola

Bwoba ng’osimye anti nkutwala gyensula

Omukwano gwendina mungi gujjuza tipa

Oli kawoowo, olinga kakulya

Ebeeyi yo olina kuba obasinga n’empiisa

Chorus

Onkuba nyo tonalabika, nkulabira wala

Onkuba nyo tonalabuka, nkuzigira wala

Nze onkuba nyo tonalabika, nkulabira wala

Onkuba nyo tonalabuka, nkuzigira wala

Verse 2

Gyokoma okusembera gyokoma n’okunyirira

Nkulinya ku kagere kuba ekituufu wankuba

Gyogenda gyendaga, woba nze wendiba

Wosanga ntiise manya spare gwendina

Osanira amaka agasanira eyalungiwa

Olugi lw’omutiima gwo nalwo nga lwegula

Nyingire, mpumule, n’enkya tukeera mu misa

Wekiba kisoboka ku olwo nkusimbe n’embaga

(Chorus)

(Verse 1)

(Chorus)

Outro

Nkulabira wala, nkuzigira wala eh eh!

Nkulabira wala, nkuzigira wala oh oh!

Nkulabira wala, nkuzigira wala eh eh!

Nkulabira wala, nkuzigira wala oh oh!

Peter Miles… (wulira!)

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on February 4, 2014, in Ragga/Dancehall and tagged , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: