Yes Yes – Don MC
Intro
Yeah eh eh eh eh… (it’s Don MC baby)
Yeah eh eh eh eh… (2Bad Entertainment)
I see a likkle likkle likkle gyal, but she nuh care about her life
Me hafi tell you tell you tell you dis, you got one life to live, don’t mess it up
Chorus
Ono talina no mu kamwa, buli kyomugamba
Yes yes, yes yes, yes yes yes…
Mu kamwa ke no telimu buli amugambako
Oh yeah, oh yeah, oh yeah yeah…
X2
Verse 1
This girl nze yantabula engeri gyeyegabangula yampangula
Omuwala yegabangula, gw’ojja buzi na njala yo nga ebintu agabula
Muyita Hajjati Kisakye kuba ekisa katonda kyeyamuwa kingyi
Ono good Samaritan, ye akugamba okwegabangula si kya sitaani
Yajjayo ne bayibuli nangamba soma wano, Jesus says akatono okalyanga ne bano
Mbu ye, mbu ye bamutonda ayamba banaku
Bwomugamba ko agamba empeera yange ya ggulu
Nali manyi nfunye ekimyula, kumbe bangi nyo bakyegwera
Bwenagambye ko McKenzie yasese nangamba naye yakavungula
(Chorus)
Verse 2
Ate nga mwana wa muloodi, kuba daddy we yali avugga na Concord
Asula ku double bed eza wali wali wali Katwe-made
Yeah, but she is so weird, she opens for buli omu amukubira kodi
Lwakuba booty ye eri too bad, olubuto lwe lumuli nga parking yard
Yandabye luli nangamba, kiki Don MC? Nemugamba, heh tewali you’re so sexy
Do you know me? Ye, nkumanyi nyo. Wandabira wa? Mu mpapula z’amawulire
Si ye gwe guy eyayimba “Tobimanyi”, obuyimba bwo bunyuma, nemugamba, so?
Nangamba, Don nawe beera sharp, nabadde sinayogera nagamba yes
(Chorus)
Verse 3
Yesterday namugambye gundi no oja kufa, nangamba Don, ku nsi waliwo atalifa?
Ye mama ekitalya mere gw’okilisa ki, okilisa ki, mbulira okilisa ki?
Ono ne malaya tewali njawulo, enjawulo eliwo nti ye teyelenga
Ali ku market ng’ensawo z’ebijanjjalo, bamwetanira ng’eyakava e wa ssenga
Abassajja abazanya nga solitaire, abakyusa ko bukyusi nga underwear
Ono alinga boda boda, anti abukira buli omu wamusiiya
Luli namusanga ne Unique mu sawa y’emu nga avawo ne Kats
Mba nkyali awo Kahuna n’ajja nga abamuka
Nambuza, omundabidde ko? Nasekka busesi…
(Chorus)
Outro
Get off the sexual network (you got to know this day)
Get off the sexual network (you got to know this day)
See a likkle likkle, see a likkle likkle… It’s Don MC Kapata, it’s 2Bad
Yeah yeah yeah yeah yeah yeah yeah…
See a likkle likkle gyal, see a likkle, see a likkle likkle gyal
LIKE THESE LYRICS?
THEN PLAY THE SONG!
Posted on February 4, 2014, in Hip Hop and tagged don mc, don mc lyrics, lyrics, ugandan lyrics, ugandan music lyrics, ugandan song lyrics, yes yes by don mc, yes yes lyrics by don mc. Bookmark the permalink. Leave a comment.