Yes Yes (Remix) – Don MC ft Mun*G & Reef

Intro

Oooh Santa Maria!

A thousand apologies we had to do a remix, in fact, a yes-mix

Reef kiki? Don MC Kapata, Mun *G (Buddies)

Ki ekiganye rasta?

Chorus 1

(Don MC)

Ono talina no mu kamwa, buli kyomugamba

Yes yes, yes yes, yes yes yes…

Mu kamwa ke no telimu buli amugambako

Oh yeah, oh yeah, oh yeah yeah…

(Mun*G)

Baby talina no mu kamwa, buli kyomugamba

Yes yes, yes yes, yes yes yes…

Mu kamwa ke no telimu buli amugambako

Oh yeah, oh yeah, oh yeah yeah…

Verse 1 (Mun *G)

Girl talina no mu kamwa, kale bambi yajilina naye akapesa ka no kafa

Kati agenda na bigenda, ekijja kyabukira

Alya kifiriza, bintu bya bugaga agenda, gwoleeta gwawuta

No sosolism, etuluba mwojidde mwakugabulira

Ba corporate (yes yes) ba askari (yes yes) aba boda (yes yes) ba baller (yes yes)

Ate omuyimbi alina ka hit kiyitirira (yes yes yes yes yes yes yes…)

Anti baby buffet gyaservinga, entunula yo kwoyimirira oba yekulemesa

Naye nga gyayise luba ku kyoto, kati gw’amanyi yo toyinza sindika yo muno

Kuba akyayinza okuserengesa gyebatambuliza obugongo nga obwato

Chorus 2

(Mun*G)

Kubanga talina no mu kamwa, buli kyomugamba

Yes yes, yes yes, yes yes yes…

Mu kamwa ke no telimu buli amugambako

Oh yeah, oh yeah, oh yeah yeah…

(Don MC)

Jama talina no mu kamwa

Yes yes, yes yes, yes yes yes…

Mu kamwa ke no telimu buli amugambako

Oh yeah, oh yeah, oh yeah yeah…

Verse 2 (Don MC)

Nali manyi bakazi boka bebalina ekisa, naye ono jama baba yantabudde

Tasiba zikweya, tayisa skirt, buli walabye skirt nga zip asumulula

Ate ye takozesa bupiira, mbuno bumuletera allergy

Wabula he has a good heart, anatera n’okukola charity organization

Boy tasosola mawanga, in fact tafayo ku ki kyoli

Bano ba ntunda-nyanya, bu student bwona yabuyitamu

Naye alina yo ka hit, abayimbira kano aka Konshens

Gyal, lemme whine inna yo hole, lemme spend a likkle time inna yo hole

(Chorus 1)

Verse 3

(Don MC)

Waliwo abantu nga bo tebabakubira bukodo, wama Reef kino okyogerako ki?

(Reef)

Kino njakukiza eri abazadde, wegenderezze elinya ly’otuma omwana

Mbu omulenzi ye Agaba, omuwala Nakyagaba

Ogenda okumaliriza bonna nga tebalina no mu kamwa

Anti eby’omulembe guno tebikyakola sense

Kubanga ebiseera ebisinga no etegeza yes yes

Sexy bw’omugamba ko, nti no tonkuba stress

Kyoka oba okyuka n’akukuba kiss

Bagamba short or tall, big or small, I try them all, ‘cause it only takes one call

Naye dala, whatchu looking for? Munonya ki, nze ebyamwe sibirimu

Reef sibirimu, Don tabirimu, Mun*G tabirimu, tutya okufa sirimu

Chorus 3 (Don MC)

Tebalina no mu kamwa, buli kyobagamba

Yes yes, yes yes, yes yes yes…

Ebya no babivako, buli abagambako

Oh yeah, oh yeah, oh yeah yeah…

Outro (Don MC)

Wabula bano nebamala bazala akaana nga bewasiza

Bakatumirawo “yes yes” awatali na kubuza

Yeah… Don MC, Mun *G, Reef HD

2Bad Entertainment, Baboon Forest Entertainment

Ate mukyawakana? Eno bagiyita yes-mix…

LIKE THESE LYRICS?

THEN PLAY THE SONG!

Advertisements

About Mister L256

Ambitious. Passionate. 256 Born&Raised.

Posted on February 4, 2014, in Hip Hop and tagged , , , , , , , , , , . Bookmark the permalink. Leave a comment.

Comments are closed.

%d bloggers like this: