Blog Archives

Oba Wuwo – Jamal

Intro

Mmmm… ooh ooh! Moses omugambe, n’abo bona mubagambe

Verse 1

Lwaki onsibako akanyaanya, emikwano gyona ogenda ogigamba

Mbuno ssebo, nze natwaala ebintu byo

Mbuno ssebo, nze natwaala omukyala wo eyali akwagala enyo

Nenkuleka ng’otaawa…

Notomanya omwana nasanga ng’akaaba,

Nze nemusuubiza obutaddamu kukaaba

Omwana nasanga ng’anyiize

READ MORE

Advertisements

Onosonyiwa – Jamal

Chorus

Amazima ononsonyiwa, abasoka bebanyonona

Nalina omukwano ogutagambika…

Naye nga buli anjagalako andek’awo

Nange nenkyusamu…

Kati eby’omukwano ngenda mpola

Amazima ononsonyiwa (nze nsonyiwa)

Abasoka bebanyonona…

Nalina omukwano ogutagambika

Naye nga buli anjagalako andek’awo

Nange nekyusamu (nenkyusamu)

Kati eby’omukwano ngenda mpola

READ MORE