Blog Archives

Letter To Babaluku – Bana

Dear Silas,

Gwe muzira wange gwe manyi akyali ku nsi

Leero nsazeewo nze mbake ekalamu mbisse wansi

Nga bwetwatera okalanga mu rap class

Watuyigiriza obala beats nga zi Encesence, ne Girl You Know

Naye enaku zino omukwano gwagenda

Bwe nkusanga kukkubo nkuyitako ngenda

Ye David gyeyalaga simanyi oba alidda

Musubwa ku Sunday nga ateledde munsonda

Twandizeeyo e Makindye netuba ffembi

READ MORE